Sun Feb 04 2024 21:53:46 GMT+0900 (Yakutsk Standard Time)

This commit is contained in:
amaziba_ministries 2024-02-04 21:53:46 +09:00
parent f4ab33f422
commit 97b88af76e
6 changed files with 10 additions and 1 deletions

1
12/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 12 \v 1 Kiŋwaniire okwenyumirizia, waire nga tekusaana; naye ke njabe mu kwolesebwa n'okubikuliwa kwa Mukama waisu. \v 2 Maite omuntu mu Kristo, eyaakamala emyaka eikumi n'eina (oba mu mubiri, timaite; oba awabula mubiri, timaite; Katonda amaite), okutwalibwa omuntu ali atyo mu igulu ery'okusatu.

1
12/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Era, maite omuntu ali atyo (oba mu mubiri, oba awabula omubiri, timaite; Katonda amaite), \v 4 bwe yatwaliibwe mu lusuku lwa Katonda, n'awulira ebigambo ebitatumulikika, ebitasaanira muntu kubyatula. \v 5 Ku bw'omuntu ali atyo neenyumirizianga: naye ku bwange tindyenyumirizia, wabula mu by'obunafu bwange.

1
12/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Kuba singa yatakire okwenyumirizianga, tinandibbaire musirusiru; kubanga nanditumwire amazima: naye ndeka, omuntu yenayena alekenga okundowooza okusinga bw'ambona oba bw'ampulira. \v 7 N'olw'obukulu obusinga einu obw'ebyo ebyabikulibwe, ndekenga okugulumizibwa einu, Kyenaviire mpeebwa eiwa mu mubiri, omubaka wa Setaani okunkubbanga, ndekenga okugulumizibwa einu.

1
12/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 Olw'ekigambo ekyo neegayiriire Mukama waisu emirundi eisatu, kinveeku. \v 9 N'ankoba nti Ekisa kyange kikumala: kubanga amaani gange gatuukiririra mu bunafu. Kyenaavanga neenyumirizia n'eisanyu eringi olw'eby'obunafu bwange, amaani ga Kristo kaisi gasiisire ku nze. \v 10 Kyenva nsanyukira eby'obunafu, okukolerwanga eky'eju, okwetaaganga, okuyiganyizibwanga, okutegananga, okulangibwanga Kristo: kubanga bwe mba omunafu, lwe mba ow'amaani.

1
12/title.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
Ensuula 12

View File

@ -141,6 +141,10 @@
"11-24",
"11-27",
"11-30",
"11-32"
"11-32",
"12-title",
"12-01",
"12-03",
"12-06"
]
}