1 line
402 B
Plaintext
1 line
402 B
Plaintext
\v 5 Mutyo, abavubuka, mugonderenga abakaire. Era mweena mwesibenga obuwombeefu, okuweerezagananga mwenka na mwenka: kubanga Katonda aziyizia ab'amalala, naye abawombeefu abawa ekisa. \v 6 Kale mwewombeekenga wansi w'omukono ogw'amaani ogwa Katonda, kaisi abagulumizie ng'obwire butukire; \v 7 nga mumusindiikiriryanga iye okweraliikirira kwanyu kwonakwona, kubanga iye ateeka ku mwoyo ebigambo byanyu. |