\v 7 Mutyo, Abasaiza, mubbenga n'abakali banyu n'amagezi, nga mutekangamu ekitiibwa omukali ng'ekibya ekisinga obunafu, kubanga boona basika banayu ab'ekisa eky'obulamu; okusaba kwanyu kulekenga okuziyizibwa.