lke_1pe_text_reg/02/18.txt

1 line
439 B
Plaintext

\v 18 Abaweereza, mugonderenga bakama banyu mu kutya kwonakwona, ti basa bonka n'abawombeefu, naye era n'abakambwe. \v 19 Kubanga kino niikyo kisiimibwa, omuntu bw'agumiikirizia okulumwa olw'okwijukira Katonda, ng'abonyaabonyezebwa awabula nsonga. \v 20 Kubanga bwe mukola obubbiibi ne mukubbibwa empi, bwe muligumiinkirizia, itendo ki? naye bwe mukola obusa ne mubonyaabonyezebwa, bwe muligumiikirizia, ekyo niikyo kisiimibwa eri Katonda.