2023-08-16 11:07:08 +00:00
|
|
|
\v 9 Bwe twikirirya okutegeeza kw'abantu, okutegeeza kwa Katonda niikwo kusinga obukulu: kubanga okutegeeza kwa Katonda niikwo kuno nti ategeezerye eby'Omwana we. \v 10 Aikirirya Omwana wa Katonda alina okutegeeza mu iye; ataikirirya Katonda ng'amufiire mubbeeyi; kubanga taikirirya kutegeeza Katonda kw'ategeezerya eby'Omwana we.
|