\v 3 Era bwe ndituuka be mulisiima mu bbaluwa abo be ndituma okutwala ekisa kyanyu mu Yerusaalemi: \v 4 era oba nga kirinsaanira nzeena okwaba, balyaba nanze.