lke_1co_text_reg/14/34.txt

1 line
327 B
Plaintext

\v 34 Abakali basirikenga mu kanisa: kubanga tebalagiirwe kutumula; naye bafugibwenga, era nga n'amateeka bwe gatumula. \v 35 Era bwe batakanga okwega ekigambo, babuulilyenga baibawabwe eika: kubanga kye nsoni omukali okutumulanga mu kanisa. \v 36 Oba gye muli ekigambo kya Katonda gye kyaviire? oba kyatuukire eri imwe mwenka?