lke_1co_text_reg/13/08.txt

1 line
237 B
Plaintext

\v 8 Okutaka tekuwaawo emirembe gyonagyona: naye oba bunabbi, bulivaawo; oba nimi, girikoma; oba kutegeera, kulivaawo. \v 9 Kubanga tutegeeraku kitundu, era tulagulaku kitundu: \v 10 naye ebituukirivu bwe biriiza, eby'ekitundu birivaawo.