\v 31 Kubanga mwenamwena musobola okubuuliranga mumu, bonabona bayegenga, era bonabona basanyusibwenga; \v 32 n'emyoyo gya banabbi gifugibwa banabbi; \v 33 kubanga Katonda ti wo kuyoogaana, naye we mirembe; nga mu kanisa gyonagyona egy'abatukuvu.