Mon Feb 05 2024 19:36:07 GMT+0900 (Yakutsk Standard Time)
This commit is contained in:
parent
65b9dc5311
commit
5d8778d075
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 25 Era n'ekikompe atyo bwe baamalire okulya, ng'atumula nti Ekikompe kino niiyo endagaano enjaaka mu musaayi gwange: mukolenga mutyo buli lwe mwanywangaku, olw'okunjijukiranga nze. \v 26 Kubanga buli lwe mwaalyanga ku mugaati guno no lwe mwaanywanga ku kikompe, mwabonekyanga okufa kwa Mukama waisu okutuusia lw'aliiza.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 27 Kyayaavanga airya omusango ogw'omubiri n'omusaayi gwa Mukama waisu buli eyaalyanga ku mugaati aba eyaanywanga ku kikompe kya Mukama waisu nga tasaanire. \v 28 Naye omuntu yeekeberenga yenka kaisi alyenga ku mugaati atyo, era anywenga no ku kikompe. \v 29 Kubanga alya era anywa, alya era anywa musango gwe iye, bw'atayawula mubiri. \v 30 Mu imwe kyemuviire mubbamu abangi abanafu n'abalwaire, era bangiku abagonere:
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 31 Naye singa twesalira omusango fenka, tetwandisaliirwe musango. \v 32 Naye bwe tusalirwa omusango, tubuulirirwa Mukama waisu, tuleke okusingibwa omusango awamu n’ensi.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 33 Kale, bagande bange, bwe mukuŋaananga okulya, mulindaganenga. \v 34 Omuntu bw'alumwanga enjala, alyenga eika; okukuŋaana kwanyu kulekenga okuba okw'ensobi. N'ebindi ndibirongoosya, we ndiziira wonawona.
|
|
@ -0,0 +1,3 @@
|
|||
\c 12 1 Kale, ab'oluganda, eby'ebirabo eby'omwoyo tintaka imwe obutabitegeera.
|
||||
2 Mumaite bwe mwabbaire ab'amawanga nga mwakyamizibwanga eri ebifaananyi ebitatumula, nga mukyamizibwa mu ngeri yonayona.
|
||||
3 Kyenva mbategeeza nga wabula muntu bw'atumula mu Mwoyo gwa Katonda akoba nti Yesu Akolimiirwe; so wabula muntu ayinza okutumula nti Yesu niiye Mukama waisu, wabula mu Mwoyo Omutukuvu.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
Ensuula 12
|
|
@ -153,6 +153,12 @@
|
|||
"11-11",
|
||||
"11-13",
|
||||
"11-17",
|
||||
"11-20"
|
||||
"11-20",
|
||||
"11-23",
|
||||
"11-25",
|
||||
"11-27",
|
||||
"11-31",
|
||||
"11-33",
|
||||
"12-title"
|
||||
]
|
||||
}
|
Loading…
Reference in New Issue