lke_sng_text_reg/08/02.txt

1 line
264 B
Plaintext

\v 2 Nandikulekere ne nkuyingirya mu nyumba ya mawange, Eyandinjegeresrye; Nandikunywisirye omwenge ogutabwirwemu eby'akaloosa, Ku maizi g'eikomamawanga lyange. \v 3 Omukono gwe omugooda gwandibbaire wansi w'omutwe gw'ange, N'omukono gwe omulyo gwandimpambaatiire.