\v 9 Nkufaananirye, ai muganzi wange, Embalaasi eri ku magaali ga Falaawo. \v 10 Amatama go masa n'emivumbo emiruke, Ensingo yo nsa n'embu egy'eby'obuyonjo. \v 11 Twakukolera emivumbo egya zaabu N'amapeesa age feeza.