lke_sng_text_reg/04/12.txt

1 line
386 B
Plaintext

\v 12 Mwanyinanze, mugole wange, niilwo lusuku olwasibiibwe; Niiyo ensulo eyabisibiibwe, niiyo ensulo eyateekeibweku akabonero. \v 13 Ebimera byo lusuku lwe mikomamawanga, olulina ebibala eby'omuwendo omungi; Kofera n'emisaale egy'omusita: \v 14 Omusita ne kalikomu, Kalamo ne kinamomo, n'emisaale gyonagyona egy'omusita; Mooli ne akalosi, wamu n'eby'akaloosa byonabyona ebisinga obusa.