lke_pro_text_reg/31/30.txt

1 line
191 B
Plaintext

\v 30 Okuganja kubbeya n'obulungi bubulaku kye bugasa: Naye omukali atya Mukama niiye yatenderezebwanga. \v 31 Mumuwenga ku bibala eby'emikono gye; N'emirimu gye gimutenderezenga mu miryango.