\v 10 Omukali omwegendereza yani asobola okumubona? Kubanga omuwendo gwe gusinga wala amabbaale amatwakaali. \v 11 Omwoyo gwa ibaaye gumwesiga, So taabulwenga magoba. \v 12 Amukola kusa so ti kubbiibi Enaku gyonagyona egy'obulamu bwe.