\v 11 Ekigambo ekitumulwa nga bwe kisaanire Kiri ng'amapeera aga zaabu mu biibo ebya feeza. \v 12 Ng'empeta ey'omukitu eya zaabu n'ekyobuyonjo ekya zaabu ensa, Ow'amagezi anenya bw'abba atyo eri ekitu ky'okugonda.