\v 9 Wozyanga ensonga yo no mwinawo mwene, So tobikulanga kyama kya beene: \v 10 Akiwulira alekenga okukuvuma, Okuswala kwo no kutavangawo.