\v 7 Kubanga waakiri bakukobe nti Yambuka wano; N'otoikibwa wansi mu maiso g'omulangira, Amaiso go gwe gaboine. \v 8 Tofulumanga mangu okuwakana, Olekenga okubulwa ku nkomerero by'obba okola, Mwinawo ng'akuswazirye.