|
\v 31 Totunuuliranga mwenge nga gumyuse, Bwe gwolesanga ebbala lyagwo mu kikompe, Bwe gukka empola: \v 32 Enkomerero guluma ng'omusota, Gusonsomola ng'embalasaasa. \v 33 Amaaso go galiraba eby'ekitalo, N'omutima gwo gulyogera ebigambo eby'obubambaavu. |