\v 22 Owuliranga itaawo eyakuzaala, So tonyoomanga nnyoko ng'akaddiye. \v 23 Gulanga amazima, so togatundanga; Weewaawo, amagezi n'okuyigirizibwa n'okutegeera.