\v 19 Bbanga mu nsi ey'eidungu Olekenga okubba n'omukali omutongani anyiiganyiiga. \v 20 Mu nyumba ey'omutuukirivu mulimu obugaiga obw'omuwendo omungi n'amafuta; Naye omusirusiru abumira.