\v 5 Ebirowoozo eby'omunyiikivu bireeta bungi bwereere Naye buli muntu ayanguwirirya ayanguya okwetaiga obwetaagi. \v 6 Okufuna obugaiga n'olulimi olubbeyi Mwoka ogutwalibwa eruuyi n'eruuyi; ababusagira basagira kufa.