\v 29 Abalenzi ekitiibwa kyabwe maani gaabwe: N'abakaire omutwe oguliko envi niibwo busa bwabwe. \v 30 Emiigo egiruma gimalawo obubbiibi: N'enga zituuka mu bitundu eby'ekida eby'omunda.