\v 7 Omuntu omutuukirivu atambulira mu butayonoona bwe, Abaana be abairawo balina omukisa. \v 8 Kabaka atyaime ku ntebe esalirwaku emisango Asaansaanya obubbiibi bwonabwona n'amaiso ge.