\v 21 Okufa n'obulamu bibba mu buyinza bw'olulimi; N'abo abalutaka balirya ebibala byalwo. \v 22 Abona omukali okumufumbirwa abona ekisa, Era afuna okuganja eri Mukama.