\v 1 Eyeeyawula asagira kye yeegomba yenka, Era alalukira amagezi gonagona amatuufu. \v 2 Omusirusiru tasanyukira kutegeera, Naye omwoyo gwe gwebiikule bwebiikuli.