\v 7 Amangira ag'omuntu bwe gasanyusya Mukama, Atabaganya naye era n'abalabe be. \v 8 Akatono akaliku obutuukirivu kasinga amagoba mangi wamu n'ebitali bye nsonga.