\v 29 Mukama abba wala ababi: Naye awulira okusaba kw'abatuukirivu. \v 30 Omusana ogw'amaiso gusanyusya omwoyo: N'ebigambo ebisa bigeizya amagumba.