\v 25 Mukama alisimbula enyumba ey'ab'amalala: Naye alinywezya ensalo ya namwandu. \v 26 Okusala enkwe embiibbi kwo muzizo eri Mukama: Naye ebigambo ebinsanyusya bibba birongoofu.