\v 11 Amagombe n'okuzikirira biri mu maiso ga Mukama: Kale emyoyo gy'abaana b'abantu tegisinga einu? \v 12 Omunyoomi tataka kunenyezebwa: Tataka kwaba eri ab'amagezi: