\v 3 Amaiso ga Mukama gabba mu buli kifo, Nga galabirira ababbiibi n'abasa. \v 4 Olulimi oluwonya omusaale gwo bulamu: Naye bwe lubba n'obukyamu, omwoyo gumenyeka.