\v 13 Mu kusobya kw'eminwa mulimu ekyambika eri omuntu ow'ekyeju: \v 14 Omuntu aliikuta ebisa olw'ebibala eby'omunwa gwe: N'ebikolwa eby'emikono gy'omuntu alibisasulibwa.