\v 9 Oyo atayetebwa ko buntu, era alina omwidu, Asinga oyo eyeteekamu ekitiibwa era abulwa eby'okulya. \v 10 Omuntu omutuukirivu alowooza obulamu bw'ensolo ye: Naye okusaasira kw'ababbiibi kukambwe.