\v 7 Ababbiibi bamegebwa ne bagota: Naye enyumba ey'abatuukirivu eryemerera. \v 8 Omuntu alisiimibwa ng'amagezi ge bwe gali: Naye oyo alina omwoyo omukyamu alinyoomebwa.