\v 19 Mukama yateekerewo emisingi gy'ensi n'amagezi; Yanywezerye eigulu n'okutegeera. \v 20 Enyanza yayabikire n'okumanya kwe, Eigulu ne litonnya omusulo.