\v 3 Okusaasira n'amazima tebikulekanga: Bisibenga mu ikoti lyo; Biwandiikenga ku bipande eby'omwoyo gwo: \v 4 Bw'ewabonanga otyo okuganja n'okutegeera okusa Mu maiso ga Katonda n'ag'abantu.