lke_pro_text_reg/02/06.txt

1 line
254 B
Plaintext

\v 6 Kubanga Mukama awa amagezi; Mu munwa gwe niimwo mufuluma okumanya n'okutegeera: \v 7 Agisira abagolokofu amagezi amatuufu, Abba ngabo eri abo abatambulira mu butayonoona; \v 8 Kaisi akuume amangira ag'omusango, Era awonye okutambula kw'abatukuvu be.