\v 9 Abasirusiru bakudaalira omusango: Naye mu bagolokofu mulimu ekisa. \v 10 Omwoyo gumanya okulumwa kwagwo; So n'omugeni teyeetabula mu isanyu lyagwo.