\v 5 Omujulizi omwesigwa tabbeya: Naye omujulizi ow'obubbeyi atumula eby'okuwaayirirya. \v 6 Anyooma asagira amagezi n'atagabona: Naye okumanya kwangu eri oyo alina okutegeera.