lke_pro_text_reg/25/01.txt

1 line
297 B
Plaintext

\v 1 Era na gino ngero gya Sulemaani, abasaiza ba Keezeekiya kabaka wa Yuda gye baawandiikire. \v 2 Okugisa ekigambo kitiibwa kya Katonda: Naye okukebera ekigambo kye kitiibwa kya bakabaka. \v 3 Eigulu nga bwe lyaba einu waigulu, n'ensi nga bw'eyaba einu wansi. N'omwoyo gwa bakabaka tegusagirika.