\v 7 Omuntu omubbiibi bw'afanga, okusuubira kwe kuzikiriranga: N'essuubi ery'obutali butuukikirivu lirigota. \v 8 Omutuukirivu awonyezebwa mu naku, Omubbiibi n'aira mu kifo kye.