\v 9 Olemenga okuwa abalala ekitiibwa kyo, N'emyaka gyo eri omukambwe. \v 10 Abagenyi balemenga okukkuta amaanyi go; N'emirimu gyo giremenga okubeera mu nnyumba y'omunnaggwanga;