\v 26 Airamu eby'ensonga Anywegera omunwa. \v 27 Teguteekanga omulimu gwo ewanza, Ogwetegekerenga mu nimiro; Oluvannyuma Kaisi n'ozimba enyumba yo.