\v 1 Tokwatirwanga eiyali abantu ababbiibi, So teweegombanga okubba awamu nabo: \v 2 Kubanga omwoyo gwabwe guteesya okujooga, N'omunwa gwabwe gutumula ku itima.