\v 7 Omunwa gw'ab'amagezi gubunya okumanya: Naye omwoyo gw'abasirusiru ti niibwo bwe gukola. \v 8 Sadaaka ey'omubbiibi yo muzizo eri Mukama: Naye okusaba kw'abagolokofu kw'asanyukira.