1 line
281 B
Plaintext
1 line
281 B
Plaintext
\v 32 Kale, baana bange, mumpulirenga: Kubanga balina omukisa abakwata amangira gange. \v 33 Muwulirenga okwegeresebwa mubbenga n’amagezi, So temugagaananga. \v 34 Alina omukisa omuntu ampulira, Ng'atunuulira buliijo ku njigi gyange, Ng'alinda awali emifuubeeto gy'enjigi gyange. |