\v 6 Muwulire, kubanga natumwire ebigambo ebisa einu; N'okwasama emumwa gwange kwavaamu eby'ensonga. \v 7 Kubanga omunwa gwange gwatumula eby'amazima; N'obubbiibi bwa muzizo eri omomwa gwange.