\v 13 So saagonderanga ddoboozi lya bayigiriza bange, So saateganga kutu kwange eri abo abanjigirizanga! \v 14 Nabulako katono okuba mu bubi bwonna Wakati mu kkuŋŋaaniro n'ekibiina.