\v 27 Enzige gibula kabaka, Naye girumba gyonagyona bibiina; \v 28 Omukyoolo gukwata n'engalo gyagwo, Naye gubba mu mayumba ga bakabaka.