\v 5 Buli kigambo kya Katonda kikemebwa: Aba ngabo eri abo abamwesiga. \v 6 Toyongeranga ku bigambo bye, Aleke okukunenyanga weena n'oboneka ng'omubbeyi.